Omukago Ddala Gugasa Uganda?

0
1222

Okusobola okuganyulwa mu mukago gwa East Africa abatunulizi b’ensonga bagamba nti ensi eziri mu mukago guno ekiseera kituuse zitandiike okuba nga zifanaganya embalirira olwo nebirubirirwa bijja kutukibwako kyenkanyi.