Ababbi Ba Vaninila Tebakyebaka

0
352

Police y’e Naggalama ng’ekulembeddwamu omuduumizi w’ekitongole kya police eky’ebyobulimi ki police agricultural nit Hillary Odoch, kyokezza vanilla omuto abalirirwamu obukadde 20 nga yaboyebwa ku basuubuzi abamu mu ggombolola y’e Kasawo mu disitulikiti y’e Mukono.
Odoch ategeezezza nti eggwanga lifiirwa nnyo mu nnyingiza yalyo mu kirime kino ekya Vanilla bwe kinogebwa nga kito era nga ky’ekiviirako okugwa ebbeeyi emyaka egiyise.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here