Landiloodi Alemeseza Abasubuuzi Kampala

0
239

Emirimu gyesibye okumala akaseera enkya ya leero ng’abasuubuzi abapangisa ku kizimbe kya premier center beekalakasa olwa nannyini kizimbe kino ategeerekeseeko erya Muwonge Bosco okubongeza ez’obupangisa ebitundu kumi ku buli kikumi.

Abasuubuzi bano bakedde kuggala maduuka ne badda ku luguudo ku luguudo nga bagamba nti Muwonge alinga agenderedde okubazza mu kyalo.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here