Bannamateeka Bawadde Ababaka Amagezi

0
462

Gavumenti ereeta etteeka nti buli musango gwa ddembe lya buntu guwozesebwanga kkooti nkulu nti yeelina obumanyirivu n’obusobozi okuwozesa emisango gino.

Wabula olwaleero ba puliida balidde mu ttama bo nga bawakanya ekiteeso kya gavumenti kino nga baagala buli kkooti ewozese emisango ekika kino kubanga olwo buli muntu anaaba asobola okwekubira enduulu mu kkooti emuli okumpi.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here