Besigye Poliisi Emukugidde Okukuba Olukungaana

0
1021

Munna FDC Dr. kizza Besigye ne bannabyabufuzi abalala okubadde omuloodi mmeeya wa kampala ssaalongo erias Lukwago n’ababaka ba paalimenti okuva mu kampala poliisi y’e Nakaseke ebalemesezza okutuuka mu kifo webabadde bategese okukuba olukungaana okutongoza kaweefube waabwe ow’okusomesa abantu amateeka g’ettaka.