Eby'okwewola Kati Bigonze

0
1171

Enkola ya kasenda baguzi eyongedde okusimba Amanda mu kampuni z’ebyempuliziganyanga balwana buli omu okusinza munne omuwendo gw’abantu.
Ba kasitoma ba airtel bakweyagalira mu nkola empya kampuni ya Airtel gyetuumye weewola mwebagenda okuyita okwewola ssente ku ssimu eziwerera ddala akakadde kamu.