Abazzeemu Ebibuuzo Ku Ssimu Bawangudde Bukadde Ne MTN

0
546

Ekitongele kye by’empulizigana ekya MTN Uganda telecom leero kigabide abawuzi bakyo sente abawangula mu kazanyo ka MTN Class nga badamu ebibuzo ebibawebwe MTN ku masimu gabwe nebabiyita.

Abantu bataanu bebawangude, nga babiri kubo bakwasidwa ekilabo kya kakade ke singi za Yuganda buli omu oluvanyuma olwo ku nnyiga *189# ne bataba mu kazanyo.

Kitunzi we kitongole kya MTN wali ku wampewo Avenue Solomon Adutia atutegezeza nti akazanyo kano ka Mtn class katekebwawo ne kigendererwa ekyo kutumbula eby’engiriza mu masomero ga pulayimale era nga bangi baketanira.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here