Bannakyewa Baagala Poliisi Efulumye Ez'ettemu

0
1203

Bannakyewa abalwanirira eddembe ly’obuntu abeegattira mu mukago gwabwe ogwa Human Rights Network baagala wassibwewo akakiiko akeetongodde katandike okunoonyereza ku ttemu eririwo mu ggwanga.
Okusaba kwabwe wekujjidde nga kati omuwendo kw’abantu gutuuse ku 12 nga batemulwa na mmundu, nga eyaakasembawo y’abadde omwogezi wa poliisi Felix Kaweesi.