Ekkomo Ku Myaka Gya Pulezidenti

0
1396

Era ku paalimenti eno ababaka naddala abali ku kaada y’ekibiina ekiri mu buyinza ki NRM batandise okutuula mu bukuukuulu nga bagenda beesongamu emimwa anti ekibabobbya emitwe kwekulaba nga bajjawo ekkomo ku myaka gy’omukulembeze.
Ekiteeso kino kiwommeddwa omutwe omubaka w’ekibuga arua Ibrahim abiriga.