Global Fund Ekyammye Uganda Ssente

0
1313

Abalwadde ba kawuka akaleeta Mukennenya, akafuba nomusujja gwensiri bandiba mukatyabaga oluvanyuma lwa Global fund oba ensawo yensi yonna okuwandukulula okusaba uganda kweyawayo okwokufuna obuyambi okusobola okujanjaba abalwadde baano.
Mubaluwa NBS jelabyeeko global fund egamba sinkakafu nensonga uganda zeyawa nga nezimu kuzo zandibade zikolebwaako gavumenti so sibagabi babuyambi.