Abatuuze Balojja Ennaku Lw'ababba Ttaka e Hoima

0
975

Obukama bwa Bunyoro bubakanye ne kaweefube ow’okuzza obuggya ekitiibwa kya Bunyoro ng’essira baakuliteeka ku kibbattaka ekifumbekedde ekitundu kyabwe.
Bano bagamba okuva amafuta lwegaazuulibwa mu kitundu kyabwe abafere bangi bazze bawudiisa Abatuuze nebababbako ebyaabwe nga bangi kati bafuuse basenze ku ttaka lyabwe.
Bino byonna byatuukiddwako mu ttabamiruka eyakubiddwa e Bunyoro jjo ku lwomukaaga