Ddala DP Eritereera? Abatuuze Balozze

0
969

Eyaliko omumyuka w’omukulembeeze w’ekibiina kya Dp nga yatwala Buganda Ssebuliba Mutumba Muddu awulira agamba nti ekisinze okutta ekibiina kya Dp abantu kyebaali basing okwagala bebantu abatono abeyagaliza boka naboka.
Ono agamba nti okusobola okutereeza embeera kyetagiisa enongosereza mu semateeka w’ekibiina obuyinza bwa senkagale w’ekibiina bukendezebweko kuba bwebuvuddeko obuzibu.