‘Abattira’ Kaweesi ku Facebook’ Ebalinnya Kagere

0
464

Poliisi yaakunoonyereza ku kabinja akali ku mukutu gwa Face Book akamaniddwa nga Uganda Patriotic Freedom Fighters group mbu akagenda keewaana nga bwekaali emabega w’okutta eyali omwogezi wa poliisi Andrew Felix Kaweesi.

Akabinja kano gyebuvuddeeko kavaayo nekanenya nnyo poliisi olwokuggalira abantu abagambibwa nti beebaali emabega wettemu lino ngate bo abaakola ettemu lino balya butaala.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here