Kkooti Eyogedde Lwaki Teyayimbudde Kanyamunyu

0
1277

Omulamuzi wa kkooti enkulu, Yasin Nyanzi awadde ensonga lwaki yagaanye Mathew Kanyamunyu agambibwa okutta Kenneth Akena okweyimirirwa.
Omulamuzi agamba nti Kanyamunyu ali ku gwa naggomola nga kkooti ejulirwamu yokka yeesobola okumutaasa.