Stella Nyanzi Ali Mu Kkomera

0
5002

Poliisi Kira okumpi ne Namugongo ekakasizza nga bweyakutte omunoonyereza w’e Makerere DR. Stella Nyanzi ng’entebwe eva ku bigambo omukyala ono by’azze awandiika ku mikutu gimugatta bantu ngamokkolera minister webyenjigiriza Kataha Museveni okufa obufi.
Nyanzi yakwatiddwa akawungeezi k’eggulo bweyabadde adda mu makaage ng’ava okunoonya ssente ezinaagula ezigenda okugulira abaana abawala ebintu ebikozesebwa mu nsonga z’ekikyala.