Okusabira Kabaka

0
1134

Olwaleero abakirizitu mu nsi yonna bakuzizza olunaku lwa matabi era misa etambulidde ku mulamwa ogwokwebulirira.
Wano mu Buganda okusaba kubadde kwanjawulo nnyo kubanga ekereziya ollwaleero lwesabidde Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi olwokuweza emya 62 .
Faza Joseph Ssekkomo asinzidde mukusaba kuno nalyoka wabula banayuganda nti balina okukomya omuze ogwokuwalampa abakulembeeze benonno.