Aba Bobaboda Balumiriza Poliisi e Mbarara

0
1092

Abagoba ba Boda Boda e Mbarara batabukidde Poliisi gyebagamba nti eyitiriza okulya enguzi, nga yemu kunsonga lwaki abantu abakwatibwa nga basse abagoba bodaboda ne Pikipiki nebazinyaga, ku Poliisi baba ng’abagenze okukyalayo anti mu kaseera mpa wekaaga baba bayimbuddwa ate nebaddamu okubatigomya.