Ttiyagaasi Anyoose Mukibuga Masaka, Nambooze ne Ssegona Poliisi Ebagobye

0
1061

Poliisi yakedde kuyungula abampi nabawanvu okukakasa nti olukungaana olwayitiddwa Omubaka Mathias Mpuuga terugenda mumaaso nga kigambibwa nti DP yawandikidde Poliisi ngekikakasa nti bano tebalina lukusa kutuuza lukungaana luno. Olukungaana lwayitiddwa nekigendererwa ekyokuzukusa DP bano gyebakakasa nti yebase.