Mao Alangidde Nambooze Okwemanya

0
646

Ssenkaggale wa DP Norbert Mao azzeemu okulumba omumyuka we mu Buganda Betty Nambooze gwagamba nti asusse okwegulumiza ,okwemanya n’okwepanka nga kino kyakumusuula mu ntata.

Wiiki ewedde olukiiko,lwa DP olukulu lwayimiriza Nambooze lwa kugyemerta biragiro bya bakama be bweyateekateeka okukusisnkana abakuylembeze ba Buganda mu nkola y’okuzuukusa ekibiina.

Bino webiggyidde nga Nambooze ali ku ndiri mu ddwaliro e Nsambya.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here