Okuwandiisa Booda booda Kwa Kubeera ku Siteegi Kwenyini – Kayihura

0
1305

Ssaabaduumizi wa Poliisi Gen Kale Kayihura alagidde poliisi okuwandiika abagoba ba boodabooda bonna mu kibuga mu kaweefube gwaliko owokukendeeza ku buzzi bwemisango mu kibuga mpozzi n’ettemu erikolebwa ku pikiki zino
Aba boodabooda bazze basongebwamu enwe emirundi egiisnga ku ttemu mpozzi n’obuzzi bwemisango nga ettemu erisinga okujjukirwa ku bantu abakulu mu ggwanga likolebwa abantu abatambulira ku boodabooda