Abatuuze E Mbarara Banenya Poliisi Okubuza Munnabwe

0
1126

Abatuuze ku kyalo Kibwijo e Mbarara batadde poliisi ku nninga ennyonnyole munnaabwe eyakwatibwa emyaka Munaana egiyise gyali.
Rugundana Girvasio yakwatibwa poliisi mu mwaka gwa 2009 ng’avunaaanibwa gwa kukuba mbizzi ya muliranwa we naye naguno gujwa, tamanyiddwako mayitire.