Ente Mu Mambuka Zisusiza Enkwa

0
1311

Government ereeta enteekateeka mwegenda okuyita okulwanyisa endwadde z’ente eziva ku nkwa.
Mu nteekateeka eno akakwakkulizo akasoose ka kukozesa mugga Nile kwawula nte ez’omu bukiika kkono obutasala kukka mu bukiikaddyo okusobola okuziwonya enkwa ezimaamiddwa ente zaayo.