Aliko Obulemu Bw'abakozi Tebuva ku Ndabika

0
946

Obudde obusinga abantu abaliko basanga obuzibu bungi nadala bwegutuka ku kukufuna emirimu. Anti nebwebagezako okutwala amabaluwa gabwe nga basaba okufuna emirimu agaba emirimu basoka ku tunulira ku ngeri gyebakulamu lwo nebakomenkereza nga tebayambidwa.
Naye Ronald Kawesa ye bweyalaba guli gutyo nasalawo yige kutunga ngato mu bugubi era nga asaba abantu ekika eno nabo batunulirwe nga abantu abalala abesobola.
UGANDA CUP
Kcca ewangudde Police mu Mpaka za Uganda cup omupiira ogugweredde mu ddakiika 120. Goolo ya Derick Nsibambi yetusiza Kcca ku buwanguzi wabula nga kati Kcca egenda kuba etunka ne Express Fc.