Akakiiko K'ettaka Katandise Ogwako

0
1024

Akakiiko pulezidenti keyateekawo okunoonyereza ku mivuyo gy’ettaka nga kakulitrwa omulamuzi Catherine Bamugemereire katandise omulimu gwako ngakasisinkanye abakwatibwako mu nsonga eno okubadde bannamateeka , abakungu okuva mu minisitule y’ettaka mpozzi n’abakungu abalala
Akakiiko kano kaakukola okunoonyereza mu myka esatru kazuulire ddala obuzibu webuva naddala mu kugula ettaka ate kasembe n’ekiba kikolebwa okukomya ekibbattakla mu ggwanga