Gavumenti Yaakuzimba Amaka G'abakadde

0
1051

Uganda etandise enteekateeka ez’okugunjaawo ekifo awalabirirwa abakadde nga bwekiri mu mawanga eg’ebweru nga kino kyakukendeeza ku miwendo gy’abasawo abagenda okunoonya emirimu ebunnaayira.
Mu kiseera kyekimu abazadde balabuddwa okukuuma abaana baabwe mu luwummula naddala mu kiseera kino eky’ettemu nga ne bannalotale balabudde ku muwendo gw’abantu abangi abamira eddagala nga tebeebuuzizza ku basawo