Abasawo Basusse Okweyunira E Bunaayira

0
699

Amawanga amankuseere gavuddeyo okulwanyisa ekyabasawo baago okugaabuliranga nebadda okukolera abaakula edda olwo ensi zaabwe nezisigala mu buyinike bw’ebbula ly’abasawo.

Abekibiina ekitaba abasawo bategeezezza nti baakuwandiisanga buli musawo ayagala okufuluma eggwanga abawe ensonga lwaki agenda ebweru aleke n’endagiriro ye olwo ssinga eggwanga lye liba limwetaaze nga bamanyi wa gyeyadda.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here