Poliisi Yeegaanye Okutulugunya Abasibe

0
479

Yadde ng’abagambibwa okutta omupoliisi Andrew Felix Kaweesi baatunze omwoyo ng’enkoko emira ensanafu nebalumiriza poliisi okubatulugunyiza mu kkomera e nalufenya, poliisi ebyegaanye n’egamba nti ebayinsa bulungi era bakirako abali mu maka gaabwe nga tebabasuubira kukukkuluma yadde.

Poliisi egamba nti okumanya ekkomera ly’e nalufenya mata buta liri ku mutindo nga n’ekitongole kya gavumenti ekirwanirira eddembe ly’obuntu kyalambulayo jjuuzi nekibasiima

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here