Ab’omusu Baloopedde Kabaka Eneeyisa Y’abantu

0
261

Ssaabasajja kabaka, Ronald Muwenda Mutebi II awadde abekika ky’omusu amagezi obutasuula manya gabika muguluka era bafube okuwandiisa bazzukulu baabwe okuviira ddala ku mpya okutuuka ku busolya.

Ssabasajja bino abadde abibulira ab’omusu abazze okulanya nga ne Nabagereka Sylvia Nagginda eyeddira omusu amwegese amaaso.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here