Enkuba Etaataaganyiza Abalamazi Ba Leero

0
506

Ekire ky’enkuba ekifudembye olw’egulo lw’olwaleero kirese abalamazi abatuuse ku kiggwa ky’abajulizi eNamugongo basaasanye okuva mu bibinja mwebaatambulidde.
Bangi beggamye mu weema entonotono ezakazimbwawo n’e mu kibangiriza kkwaaya wezigenda okuyimbira ku lunaku lw’abajulizi.
Omusasi waffe Canary Mugume abaddeyo era bino byatujjiddeyo.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here