Abanawagira Bobi Wine Baakuvunaanibwa – FDC

0
1033

Akalulu kokuddamu okulonda omubaka wa Kyaddondo East koolekkedde okuleka ebibiina byobufuzi byona ebikeetabyemu nga kabyabuluzzaamu, olwenjawukkana ezibaluseewo mu bibiina ebisinga naddala mu FDC, NRM ne DP.