Y'essawa Okulwanyisa Mukenenya

0
1070

Abakungu okuva mu kitolongole ky’amawanga amagatte ekiryanyisa akawuka ka mukenyenya ki UNAIDS kisisinkanye katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga okwongera okusala entotto mu kulwanyisa akawuka ka mukenenya mu ggwanga.
Wabula ku mulundi guno essira lya kuteekebwa ku baana b’amasomero basobole okukula nga bamanyi ebikwata ku mukenenya.