Ab'e Mukono Beevuma Bajeti

0
1083

Bana mukono bakubye ebituli mu mbalirira yeggwanga gwanga eyaysisbwa gyebuvuddeko ate n’esomebwa olwa leero nga bagamba nti ya kwongera kunyigiriza bannansi nga nebintu eggwanga kwe liyimiridde nga ebyobuli biwereddwa ensimbi ntono nyo.
Mzee Joseph Yiga nga akolera mu katale ka Kame Valley ake mukono agamba nti embalirira nebwayandibadde nga nnungi nyo wabula nga pulezidenti museveni akyalemeddwa okukola ku babbi be nsimbi za gavumenti, era tewali byajja kugassa gwanga.