Abaana Bajjukidde Bannabwe Abali Bubi

0
857

Eggulo afrika yonna lweyegasse okukuza olunaku lw’omwana w’omuddugavu nga ensi ejjukira abaana abaafa mu myka gy’e 70 nga balwanirira ebyensoma ennungi mpozzi n’okusosolwa nga basoma.
Ne wano mu Uganda abaana bakuziza olunaku lwaabwe wakati mukwewunaganya nebibasomooza mu bulamu bwaabwe.