Abooluganda Lwa Kaweesi Baagala Amazima

0
917

Abantu bangi abaze bakwatibwa bukya eyali omwogeezi wa Poliisi Andrew Felix Kaweesi atibwa nga 17 ogw’okusatu omwaka guno era kubano amakumi abiri bali ku alimanda mu kkomera e Luzira.
Kakati bo ab’oluganda lw’omugenzi
Negyebuli eno bagamba sibamativu nengeri poliisi gyekuttemu omusango nga bagamba abakwatibwa abasing baana bato abatamatiza nti ddala bebatta omuntu waabwe ekitandiise n’okubalamu esuubi ly’okufuna omutemu omutuufu.