Okulonda Kukute 'Akati' E Rwanda

0
924

Omukulembeeze wa Rwanda Paul Kagame abulidde abanarwanda nti singa amala nawangula ekisanja ekirala bamwesonyiwe tebaddamu mwegayirira kubakulembera kuba ekijja kyekisemba.
Kagame okwogeera bino nga yakamala okukwasibwa Bendera y’ekibiina kye ekya RPF okuvuganya ku nsonga y’okukulembera Rwanda mukulonda kwabonna okubindabinda.