Ettaka Lisattiza Banna Mubende

0
908

Abatuuze mu disitulikiti ye Mubende balajanidde akakiiko akatekebwawo omukulembeze we Ggwanga okukola ku nsonga ze ttaka okubinanika ebiraato batukeko e Mubende wansi ku byalo okusobola okubatasako abagagga ababagoba ku bibanja byabwe buli olukya nga nabamu bakozi mu gavumenti ekivirideko abantu bangi okufuka emomboze mu nsi yabwe.