John Ssebaana Kizito Mulwadde Nnyo

0
1415

Banna DP, ab’emikwano n’aboluganda lw’eyaliko senkaggale wa DP, John Sebaana Kizito Olwaleero basiibye bayongabevu bwe bakitegedde nti embeera ye eyongedde okwonooneka.
Ssebana kizito mu kiseera kino ajjanjabirwa mu ddwaliro ly’e Nakasero mu Kampala.