Muka Nyakana Asambira Nnyuma

0
927

Emyaka gibadde giwezze musaanvu nga kampuni ya Nalongo Estates esika omuguwa ne kitonngole kya KCCA kunzirukkanya ye kiibangirizi ekye Centinary Park nga KCCA egamba nti baliwo mu bukyamu era nga yagana okubawa Liizi nokwongezaayo eyebyappa byebasooka okufuna.
Wabula kyadaaki minisita wa Kampala Beti Kamya asazeewo egoye oluvanyuma lwa Pulezidenti okumulagira okuyingira mu nsonga zino.