Okulwanyisa Okutonnya

0
895

Omubeezi wa minister avunanyizibwa kubyobulamu nga akola guno naguli Sarah Opendi agamba nti Gavumenti nebanakyewa balina okukwasiza awamu okusomesa abantu akabi k’obulwadde bwekikulukuto oba Fistula.
Minister agamba nti mukino balina okulwanyisa ennyo omuze ogwokufumbiza abatanaba kwetuuka saako okulwanyisa ba seduvu tto abakira obwana nebabutika embuto nga bukyaali.