Ab'e Bulaaya Bazimbye Ebiddiba By'ente

0
972

Oluvannyuma lw’okukaabira emyaka n’ebisiibo olw’ekyeya ekibakosa entakera, abantu b’e Mubende naddala abalunzi b’ente ebyabwe birabise okutereera olwa Gavt okutandika okubasimira ebidiba mwegenda okunywesezanga ebisilo byabwe.