Abavubuka Balumirizza Abakulembeze Okubba Ssente Z’abye e Nakasongola

0
396

Abavubuka e Nakasongola batunuza abakulembeeze ba distulikiti eno ebikalu mu maaso ga minister avunanyizibwa ku kikula ky’abantu nga babalumiriza okubabbira ensimbi ezabaweebwa okwekulakulanya.
Bano bakakasiza minister Mukwaya nti abamu ku bakozi ba gavumenti ensimbi olwatuuka mu district kobo nti olaba bakabire mubikire naye ate afiridde mu ngalo nebakavula ziri olwo bo abavubuuka nebaviramu awo.
Minister olulabye ngabavubuka bakaze amaaso era nga buli kyebogera bakisimbako amannyo n’alagira buli kiiisi eyakwata kuzabavubuuka

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here