Liigi ya 'Tennis' Ezeemu

0
1042

Liigi ya Tennis ow’okumeeza ezeemu okutojera oluvanyuma lw’emyaka munaana nga teriiwo. Liigi eno ejiddwako akawuwo ku ssomero lya Kololo SS era Club musaanvu eza basajja ne Club mukaaga ezabakazi zezigenda okutunka okumala emyezi ettaano nga bazanya buli gandaalo lya sabbiiti.