Puleesa Mu Bakazi B'embuto

0
1133

Ekimbe ekinyudde abadde Omubaka omukyala owa disitulikiti y’e Iganga nabuli kati bangi bakyewuunya anti Puleesa mu bakazi bembuto mu lunyanyimbe amanyiddwa nga Pre Eclampsia yemuleseza omwana we.
Obulwadde buno wano mu uganda bukwata kisooka mu kutta abakazi abembuto n’okuvaamu kwembuto
Naye abaffe abasawo abakugu boogera ki ku bulwadde buno
Biki byewandisanye okumanya ku kilwadde kino? DR Annet Nakimuli atunyonyola.