Kabaka Aabiseeko e Kyaggwe

0
927

Libadde sanyu jerere mu sazza lya Sabasajja Kabaka wa Buganda erye Kyagwe ngeno omutanda alabiseeko eri Obuganda mukugulawo empaka z’ebika bya Byabaganda.
Omutanda atusse Musazza lye lino nga esawa zikunnukiriza okuwera mwenda era olwa namungi w’omuntu abadde amulindiridde ku kubbo eridda e Nakisunga, awaliriziddwa okuva mu mutoka ye natambuza ebigere nga bwawuubira ku bantu be wakati mu sanyu.
Omupiira oguguddewo empaka ez’omulundi guno gubadde wakati wa w’ekika kye Ngeye nga bano batunse nabe Mbogo