Abatuuze E Nansana Balabye N'abatemu

0
1289

Oluvannyuma lw’abakazi abasoba mu 10 okuttibwa mu bbanga lya mwezi gumu mu munisipaali y’e Nansana, poliisi esazeewo okusisinkana bannayini bbaala mu kitundu kino nokusobola okunoonya wa obuzibu webuva n’okubutangira.
Olukungaana luno lutudde ku kitebe kya munisiapaali e Nansana nga lwetabiddwamu abakatibwako ensonga z’ebyokwerinda bonna