Ani Anadda Mu Kya Kavuma?

0
850

Akakiiko akasunsula abalamuzi aka Judicial service commission kaagala abalamuzi abaawummula abamu bayitibwe basobole okujjuza olukiiko lw’abalamuzi aba kkooti ejulirwamu.
Mu kiseera kino akakiiko kamalirizza okusunsula abantu abalina abumanyirivu abaasaba okujjuza ebifo ku mitendera egyenjawulo mu kkooti za Uganda.