Bakyalina Ensimbi Ze Basiga?

0
1254

Nankulu wekitongole ekivunanyizibwa kubamusiga nsimbi, Jolly Kamugira Kaguhangire abakanye n’omulimu ogwokuddamu okwekenneenya bamusinga nsimbi bona abaawebwa licence okukakkalabiza kuno emirimu.
Enteekateeka eno egendereleddwa mu okwekenenya emirimu gya bamusiga nsimbi okulaba oba bakyatambulira ku ndagaano ze baakola ne Gavt ya kuno.