Kamya Alabudde Ebiwayi Bya Booda

0
994

Minister wa Kampala Beti Namisango Kamya alabude ebiwayi byabavuzi ba Boda Boda abagufudde omuze okulwanagana nti amateeka gaakubakolako.
Minister Kamya agamba alina alipoota eyakolebwa ku biwayi ebitali bimu nga ekolebwa poliisi era abamenyi bamateeka tebeyibaala nti bali butaala.