Olwo Ekikubya Omubaka Abiriga Kiki?

0
1047

Omubaka wa Munisipali ye Arua Ibrahim Abiriga eyawoma omutwe mu kukunga babaka bane okugya ekkomo ku myaka Jja pulezidenti mweraliirikirivu olw’abantu bagambye abeesomye okumutusaako obulabe.
Abiriga anyumirizza omusasi waffe engeri agavubuka gye gaamusanze ku paaliementi negaagala okumukuba nga gamulanga kuwagira kya kuggya kkomo ku myaka gya president.