Ayiridde Mukazi We Asidi

0
1176

Poliisi e Luuka eri ku muyiggo gwa musajja ategeerekese nga Wilbrod Awori agambibwa okuyiira mukayala we Acid
N’amyoka omutwe gwonna ng’amulanga kumunobako n’amuleka mu nju.
Ab’oluganda lwa Jane Kyazike bagambye nti Awori yayingidde mu nju nga bonna beebase era tewali yamulabye okuggyako okulira muwala waabwe ng’alaajana.